/
sampleForNormalization.txt
51 lines (51 loc) · 7.8 KB
/
sampleForNormalization.txt
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
11
12
13
14
15
16
17
18
19
20
21
22
23
24
25
26
27
28
29
30
31
32
33
34
35
36
37
38
39
40
41
42
43
44
45
46
47
48
49
50
51
omutuuze w'e Masaka y'omu ku baakoseddwa ng'ennyumba ye yonna yatikkuseeko akasolya kibuyaga n'akakasuka nga 100 m, ebisenge byonna ne bigwa ku ttaka obutasigala wadde akayimiridde. Omutuuze agamba nti enkuba eno eyatandise okutonnya ku ssaawa 7:00 ez'ekiro yabaddemu kibuyaga muyitirivu nga ye n'abaana be 8 baakubiddwa ebifunfugu era bonna baddusiddwa mu ddwaaliro ng'embeera yaabwe si nnungi.
Musoke, ye muddusi omusajja eggwanga gwe litunuulidde okulikiikirira mu 1500 m, kyokka naye obudde bukyamulemye okutuusa.
Funa ekiveera ekya 28m ne ggeegi 1000.
Sima omufulejje okukka wansi 2.5' ate obugazi wansi zibe 50 cm ate waggulu 65.
Ebizibu nga binajja otuuyanira ku ggolu, kyazuuliddwa nti ettaka liri mu kibangirizi kya 200m NEMA kye yalekawo okwetooloola ennyanja.
Abantu 73 ku buli 100 be twayogedde nabo baagambye nti ebipipa omusuulwa kasasiro babirina naye tebimala. Ekibuga kyonna kirina ebipipa bya kasasiro 10, buli kimu kiri mmita eziri wakati wa 500 ne 700 okuva ku kinnaakyo.
Amasannyalaze gali ku za bupangisa basasula obutasussa nnaku za mwezi 5, ate kaabuyonjo ya 200/-. Bizinensi esinga ku kizimbe kino ya mipiira gya mmotoka. Akeedi eno ya mugagga. Omwaliiro ogusooka edduuka liri wakati wa 1,000,000/- ne 900,000/-, omwaliiro ogwokubiri 2,000,000/- ku 1,500,000/- era nga wano buli dduuka lirina mmita yaalyo eyamasannyalaze. Kaabuyonjo eri ku 200/- era osasula obutasukka nga 3 buli mwezi, bizinensi esinga kuno ya bikozesebwa mu kuzimba.
Mu 2009 nnakyalako ku ffaamu y’omugagga omu mu disitulikiti y’e Wakiso ng’alimira mu biyumba. Yandaga engeri ekiyumba bwe kimukoledde ssente nange ne nfuna ekinyegenyege okukifuna. Nnatandika okusonda ssente era bwe nnaweza obukadde 13 ne ŋŋenda okukifuna nga nkolagana n’abakungu mu by’obulimi ab’e Kawanda. Nnagula ekiyumba kya 20m ku 24 Dec. 2011. Nnasimbamu ebikolo by’ennyaanya 700 n’ebya kaamulali omuwoomu 150, omuva obukadde obuli wakati we 10 ne 12 buli sizoni. Bagamba nti ekiyumba kiwangaala emyaka 15, bw’oba okikutte bulungi. Engeri gye siri mukugu nnafuna amanyi okulimira mu kiyumba.
Bw’ogipimira ku kibegabega kyayo ekimu, eriko obuwanvu wakati wa 8.2' okutuuka ku 13' zeezo mmita okuva ku 2.4 okutuuka ku 4! Kino kitegeeza nti bw’eba eyimiridde, emmotoka ya takisi esobola okuyita wansi mu magulu nga tegikoonyeeko! Enjovu zirya nnyo era olunaku esobola okulya 136kg! Enkazi zitambulira mu bibinja wakati wa 10-12.
Loole buli ttani egituusiza ku 16,000/- n’ogitundira ku 71,000/ buli ttani singa olugendo luba terusussa 20km. Olugendo okuva ku 21km-40km bigulibwa ku 72,000/- loole n’ebituusiza ku 19,000/-, ate okuva ku 41km-60km ebikajjo bigulibwa ku 73,000/- buli ttani loole n’ebituusiza ku 22,000/-. Ebiva ku 60km n’okweyongerayo bigulibwa ku 74,000/- mmotoka n’ebituusiza ku 25,000/-, olwo ebikajjo byonna ne bisalibwako ebitundu 5 ku 100 olw’ebisaaniiko ebijjirako!
Okusinziira ku buzito bw'omubiri, amazzi gatwalako ebitundu 70 ku buli kikumi. Omubiri gwetaaga 2½L z'amazzi buli lunaku gusobole okukola emirimu gyagwo.
Yagenda n’omuvubuka mu mmotoka ng’ataddemu n’akadomola aka 5L. Essaawa okuluma 2:00 ez’enkya ng’ali Ziroobwe.
Yazaalibwa nga 18/7/2005.
Obukoola mu 1L y’amazzi ozireke mu kikebe ekibike okumala ennaku 4 oba 7 mu kikebe ekibikke osengejje ofuyire ebirime okutta ebiwuka bino.
Okukiziyiza ddira ebikoola bya taaba obyanike bikale,kwata ebibatu bibiri oba 200g, bifumbe okumala eddakiika 15-20 mu lita z'amazzi 2 gattamu sabbuni otabule, ogaleke gawole olyoke osengejje. Olwo gattamu lita z’amazzi 5.4 ofuyire ente wakiri omulundi gumu buli wiki.
Ddira 1kg ey’ebikoola by’amapaapaali obisekule ogattemu 1L y’amazzi, osengejje ogyabulule n’amazzi ga ssabuuni ebitundu 1:4 ofuuyire. Gattamu amafuta 5L ofuuyire okutta ebisanyi n’enkuyege.
Yasanga olwazi nga lwambuka waggulu ku fuuti nga 2000 okutuuka ku fuuti 2500 okuva mu lukoola lwe kkubo ly’omusana ate ne ku lunyiriri 27oE mu buwanvu.
Ka tubatuuseeko okwogera kwa Minista w’Enkuluze ate nga ye w’Eby’Amateeka mu Gavumenti ya Ssaabasajja, Owek. Makubuya, eri Olukiiko lwa Buganda nga 22-10-2007 mu Bulange e Mengo.
Nabulo ajja kuziikibwa ku Ssande mu maka ga Polof. Bukenya ku ssaawa 8:00 ez’emisana kyokka nga kw’olwo wajja kusookawo ekitambiro kya mmisa ku ssaawa 6:00 ez’omutuntu.
Ekitongole kya BUCADEF kyekiwola ssente zino nga ku ssiringi obukadde 15 ezaawolebwa; 4,184,050/= ze zaakakomezebwaawo.
Nnaalongo agamba nti ekidomola ekya 20L kisobola okuvaamu eccupa 24 era nga buli ccupa agitunda wakati wa 5000-10,000/=.
Nze Kaggwa. Mbeera Jinja. Nnina emyaka 24. Njagala omukyala ow’emyaka 35-48 ng’alina ku ssente. Kuba 07500040.
Nnoonya omuwala Omusiraamu, ow’emyaka 18-23. Nze nnina emyaka 26. Njagala abeera okumpi ne Masaka oba Rakai. Ansiimye Kuba +25670588.
Essimu: +41 85 907 623. Ennamba y’essimu eno y’eyo ekozesebwa UN e Geneva.
Ebibiina DP, UPC, UPM byali bya 1980 kati tulina NRM, FDC ne JEEMA buli kintu kiriko ekiseera kyaakyo era yensoonga lwaki abantu baffa abalala ne babaddira mu bigere. Ekizimbe kitudde ku ttaka lya mmita 100X150.
Bwe twakoze okunoonyereza mu maato ag’ekika kino, gali wakati wa €23,000 ne €49,950 eza wano obukadde UGX80 ne 175.
Namaganda ow’emyaka 15, abadde omuyizi ku ssomero lya Makindye ng’asoma S.6 nga muwala wa Mw. Kiwanuka n’omuky. Nansubuga abuzze.
Ebula wiiki 7 zokka abayizi ba P.7 bakole PLE.
Salongo Yoweeri Kiroomu owa XXIII bweyafa yasikirwa mutabaniwe Yoswa Kiyimba ye Kiroomu owa XXIV.
Ono Amin yamulonda wakati wa 1972 -1978 ng’asinziira ku by’obugagga bwe n’asuubira nti yalina obusobozi okuwanirira omutindo gw’ekibuga.
Mu ndagaano ya 1900 wateekebwawo enkolagana wakati wa Buganda ne Bungereza. SseKabaka Muteesa II yamenya endagaano ya 1900 bwe yagaana amagezi gavumenti enkuumi geyali emuwa mu by’obufuzi bwa Buganda.
Yafa nga 24-1-1999. Nina €300 ne ₨567 ne $15.25 ne KES 1,600. yategeeezezza nti abazigu baabadde bawera nga bataano era we baamutuukiddeko mu kisenge nga baamaze dda okufulumya; ttivvi, leediyo, DVD n'emitwalo 60.
2 + 6 = 8.
3 x 8 = 24.
Ku 8kg - 4kg = 4kg.
Gula ⅞kg y’eŋŋaano n’ente 3 n’omucungwa 1 n’amenvu 3 n’olukoba 1 n’ekitabo 1 n’eryato 1 n’akabwa 1 n’obubuzi 6.
Yayongedde okukakasa nti teyali nsobi, bwe yamenye likodi y’emisinde 400 gye yaddukidde mu butikitiki 52:47.
Bwe twakoze okunoonyereza mu maato ag’ekika kino, gali wakati wa EUR 23,000 ne 49,950.
Emmotoka yange edduka 200 mph.
Era ebintu ebyo nate tubisanga mu Bayibuli mu ndagaano empya, eky'okulabirako mu Mat. 5:21 - 48.
NATO era yasudde ebikompola ebirala mu katundu ke Masaka.
Omupiira guno Villa yaguwangula ggoolo 1-0. Akasajja kalina okutu 1.
Ttiimu ya URA yawuttudde Ttiimu ya UTODA ggoolo 7-1. Wiiki ewedde, nnalabye omupiira gwa KCC FC ng’efuntula UTODA ggoolo 4-1 e Namboole.
Mpuliriza leediyo 88.8 CBS FM.
Ng’oggyeeko embizzi, balina ne ttanka 1 omuterekwa amazzi g’enkuba era eno eri ku bugazi bwa mmita 10 ku 10 n’obuwanvu bwa ffuuti 10. Ttanka etereka liita z’amazzi emitwalo 30, kuno gattako olusuku olusoba mu yiika 10, ekibira kya payini yiika 1, enkoko 2,000, ente ez’amata 8 n’ebirala.
Twabalirira okusaasaanya UGX 4,044,114,160 naye twasaasaannyiza UGX 2,526,075,623, by’ebitundu 62.5%. Waliwo ebikoleddwa mu mwaka 2010/2011 bye twenyumiririzaamu.
Gavt. ya M7 ebawadde entandikwa y’ettaka n’obutabaggyako nsiimbi za musolo.
Kompyuta empya egula ensimbi ezisukka mu 1,500,000/= ate ng’enkadde egula nga 350,000/= zokka.
Ppipa eno ey'amafuta g'ennyonyi egula 50,000/- nga nkalu, endala zo za 35,000/-.
Bonsatule bakkiriziddwa okukolagana obutereevu n’ebitongole by’ebyokwerinda ebirala okuli amagye n’ekitongole ekikessi ekya ISO okukakasa nga balina abaserikale abamala okussaawo obutebenkevu wonna mu kibuga.
Amapapaali ebikolo 20 buli kikolo nga kiriko amapapaali 15 tunda buli ppapaali 200/-. Buli lukungula oyinza okufuna 20 x 200 x 15 = 60,000/- okusinziira ku mapapaali ge wasimba.